1
Ekyamateeka Olwokubiri 17:19
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Anaabeeranga nakyo, era anaakisomangamu ennaku zonna ez'obulamu bwe; ayige okutya Mukama Katonda we, okwekuumanga ebigambo byonna eby'etteeka lino n'ebiragiro bino okubikolanga
Compare
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 17:19
2
Ekyamateeka Olwokubiri 17:17
So teyeefuniranga bakazi bangi, omutima gwe gulemenga okukyuka: so teyeefuniranga ffeeza newakubadde zaabu ennyingi ennyo.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 17:17
3
Ekyamateeka Olwokubiri 17:18
Awo olulituuka bw'alituula ku ntebe y'obwakabaka bwe, alyewandiikira etteeka lino mu kitabo, ng'aliggya mu ekyo ekiri mu maaso ga bakabona Abaleevi.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 17:18