1
Ekyamateeka Olwokubiri 15:10
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Tolemanga kumuwa, so omutima gwo tegunakuwalanga ng'omuwadde, bw'onookolanga bw'otyo, Mukama Katonda anaakuwanga omukisa mu mirimu gyonna gy'okola.
Compare
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 15:10
2
Ekyamateeka Olwokubiri 15:11
Kubanga abaavu tebaliggwaawo mu nsi ennaku zonna; kyenva nkulagira nti tolemanga kuyamba muganda wo ali mu bwetaavu.”
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 15:11
3
Ekyamateeka Olwokubiri 15:6
era Mukama Katonda wo anaakuwanga omukisa, nga bwe yakusuubiza; onoowolanga amawanga mangi, naye ggwe teweewolenga; era onoofuganga amawanga mangi, naye tebaakufugenga ggwe.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 15:6