1
Ebikolwa by'Abatume 7:59-60
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ne bakuba amayinja Suteefano bwe yasaba n'agamba nti, “ Mukama wange Yesu, toola omwoyo gwange.” N'afukamira n'akaaba n'eddoboozi ddene nti, “Mukama wange, tobabalira kibi kino.” Bwe yamala okwogera ebyo naafa.
Compare
Explore Ebikolwa by'Abatume 7:59-60
2
Ebikolwa by'Abatume 7:49
“ ‘Eggulu ye ntebe yange, N'ensi ye ntebe y'ebigere byange: Nnyumba ki gye mulinzimbira? bw'ayogera Mukama: Oba kifo ki mwe ndiwummulira?
Explore Ebikolwa by'Abatume 7:49
3
Ebikolwa by'Abatume 7:57-58
Ne baleekaana n'eddoboozi ddene, ne baziba amatu gaabwe, ne bamweyiwako n'omwoyo gumu, ne bamusindiikiriza ebweru w'ekibuga, ne bamukuba amayinja. Abajulirwa ne bateeka engoye zaabwe ku bigere by'omulenzi, erinnya lye Sawulo.
Explore Ebikolwa by'Abatume 7:57-58
Home
Bible
Plans
Videos