1
Ebikolwa by'Abatume 17:27
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
banoonyenga Katonda mpozzi bawammante okumulaba, newakubadde nga tali wala wa buli omu ku ffe
Compare
Explore Ebikolwa by'Abatume 17:27
2
Ebikolwa by'Abatume 17:26
yakola okuva ku omu buli ggwanga ly'abantu okutuulanga ku nsi enjuyi zonna, bwe yalagira n'ayawulamu ebiro n'ensalo ez'okutuula kwabwe
Explore Ebikolwa by'Abatume 17:26
3
Ebikolwa by'Abatume 17:24
Katonda eyakola ensi n'ebirimu byonna, oyo kubanga ye Mukama w'eggulu n'ensi tabeera mu masabo agakolebwa n'emikono
Explore Ebikolwa by'Abatume 17:24
4
Ebikolwa by'Abatume 17:31
kubanga yateekawo olunaku lw'agenda okusaliramu omusango ogw'ensonga ensi zonna mu muntu gwe yayawulamu, bwe yamala okuwa bonna ekikkirizisa bwe yamuzuukiza mu bafu.”
Explore Ebikolwa by'Abatume 17:31
5
Ebikolwa by'Abatume 17:29
Kale bwe tuli ezzadde lya Katonda, tekitugwanira kulowoozanga nti Katonda afaanana zaabu oba ffeeza oba jjinja, ebyolebwa n'obukabakaba n'amagezi g'abantu.
Explore Ebikolwa by'Abatume 17:29
Home
Bible
Plans
Videos