1
2 Abasessaloniika 3:3
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naye Mukama waffe mwesigwa, alibanyweza, era anaabakuumanga eri omubi.
Compare
Explore 2 Abasessaloniika 3:3
2
2 Abasessaloniika 3:5
Era Mukama waffe aluŋŋamyenga emitima gyammwe okutuuka mu kwagala kwa Katonda ne mu kugumiikiriza kwa Kristo.
Explore 2 Abasessaloniika 3:5
3
2 Abasessaloniika 3:6
Era tubalagira, ab'oluganda, mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo, mweyawulenga eri buli ow'oluganda atatambula bulungi, newakubadde mu mpisa ze baaweebwa ffe.
Explore 2 Abasessaloniika 3:6
4
2 Abasessaloniika 3:2
Era mutusabire, tulokolebwe okuva mu bantu abatalina magezi era ababi; kubanga okukkiriza si kwa bonna.
Explore 2 Abasessaloniika 3:2
Home
Bible
Plans
Videos