1
1 Abasessaloniika 4:17
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naffe abaliba bakyali abalamu ne tulyoka tutwalibwa wamu nabo mu bire okusisinkana Mukama waffe mu bbanga; kale bwe tutyo tunaabeeranga ne Mukama waffe ennaku zonna.
Compare
Explore 1 Abasessaloniika 4:17
2
1 Abasessaloniika 4:16
Kubanga Mukama waffe yennyini alikka okuva mu ggulu n'okwogerera waggulu n'eddoboozi lya malayika omukulu n'ekkondeere lya Katonda, n'abo abaafiira mu Kristo be balisooka okuzuukira.
Explore 1 Abasessaloniika 4:16
3
1 Abasessaloniika 4:3-4
Kubanga ekyo Katonda ky'ayagala, okutukuzibwa kwammwe, okwewalanga obwenzi; buli muntu ku mmwe ateekwa okumanyanga okufuga omubiri gwe ye mu butukuvu n'ekitiibwa.
Explore 1 Abasessaloniika 4:3-4
4
1 Abasessaloniika 4:14
Kubanga bwe tukkiriza nga Yesu yafa n'azuukira, era Katonda alikomyawo bw'atyo abeebaka ku bwa Yesu wamu naye.
Explore 1 Abasessaloniika 4:14
5
1 Abasessaloniika 4:11
era mwegombe okukkakkananga, n'okukolanga emirimu n'emikono gyammwe, nga bwe twabalagira.
Explore 1 Abasessaloniika 4:11
6
1 Abasessaloniika 4:7
Kubanga Katonda teyatuyitira bugwagwa, wabula kubeera mu butukuvu.
Explore 1 Abasessaloniika 4:7
Home
Bible
Plans
Videos