1
1 Abakkolinso 7:5
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Buli omu alemenga okumma munne, wabula mpozzi nga mulagaanye ekiseera, mulyoke mubeerenga n'ebbanga ery'okusabiramu, ate mulyoke mubeerenga wamu, Setaani alemenga okubakema olw'obuteeziyiza bwammwe.
Compare
Explore 1 Abakkolinso 7:5
2
1 Abakkolinso 7:3-4
Omusajja asasulenga mukazi we ekyo ekimugwanira ng'omufumbo, era n'omukazi asasulenga bw'atyo bba. Kubanga omukazi tafuga mubiri gwe ye, wabula bba, era n'omusajja bw'atyo tafuga mubiri gwe ye, wabula mukazi we.
Explore 1 Abakkolinso 7:3-4
3
1 Abakkolinso 7:23
Mwagulibwa na muwendo; temufuukanga baddu b'abantu.
Explore 1 Abakkolinso 7:23
Home
Bible
Plans
Videos