1 Abakkolinso 7:3-4
1 Abakkolinso 7:3-4 LBR
Omusajja asasulenga mukazi we ekyo ekimugwanira ng'omufumbo, era n'omukazi asasulenga bw'atyo bba. Kubanga omukazi tafuga mubiri gwe ye, wabula bba, era n'omusajja bw'atyo tafuga mubiri gwe ye, wabula mukazi we.





