OKUBALA 16:30-32
OKUBALA 16:30-32 LB03
Naye Mukama bw'anaakola ekitalabwangako, ettaka ne lyasama ne libamira wamu n'ebyabwe byonna, ne bakka mu bunnya nga balamu, olwo munaategeera ng'abantu bano banyoomye Mukama.” Bwe yali amaliriza bw'ati okwogera ebigambo ebyo byonna, ettaka kwe baali ne lyegabanyaamu wabiri, ne libamira awamu n'eby'omu maka gaabwe, n'abagoberezi ba Koora bonna wamu n'ebyabwe byonna.

![[Songs of Praise] Who’s in Charge? OKUBALA 16:30-32 Luganda Bible 2003](/_next/image?url=https%3A%2F%2Fimageproxy.youversionapi.com%2Fhttps%3A%2F%2Fs3.amazonaws.com%2Fyvplans%2F48549%2F1440x810.jpg&w=3840&q=75)



