YouVersion Logo
Search Icon

OKUBALA 16:1-2

OKUBALA 16:1-2 LB03

Awo Koora mutabani wa Yizuhaari, Yizuhaari mutabani wa Kohati asibuka mu Leevi, ng'ali wamu ne Datani ne Abiraamu batabani ba Eliyaabu, ne Oni mutabani wa Peleti, ab'omu Kika kya Rewubeeni, ne bawakanya obukulembeze bwa Musa. Ne beegattibwako Abayisirayeli abalala ebikumi bibiri mu ataano, abantu abatutumufu era abakulembeze abaalondebwa mu kibiina.

Video for OKUBALA 16:1-2