TITO 2:11-12
TITO 2:11-12 LBWD03
Kubanga ekisa kya Katonda ekireetera abantu bonna okulokolebwa kirabise. Era kituyigiriza okulekayo obutassaamu Katonda kitiibwa, n'okulekayo okwegomba kw'ensi, tulyoke tube bateefu, abeesimbu, era abassaamu Katonda ekitiibwa nga tuli ku nsi kuno,










