ABAROOMA 11:5-6
ABAROOMA 11:5-6 LBWD03
Era bwe kiri ne mu biseera bino. Waliwo abasigaddewo, abaalondebwamu olw'ekisa kya Katonda. Katonda yabalondamu lwa kisa kye, si lw'ebyo bye baakola. Singa yabalondamu lw'ebyo bye baakola, ekisa kye kyandibadde tekikyali kisa.





