YouVersion Logo
Search Icon

ABAROOMA 11:17-18

ABAROOMA 11:17-18 LBWD03

Naye oba ng'amatabi agamu ag'omuti omuzayiti ogw'omu nnimiro gaawogolwako, ggwe eyali ettabi ery'omuti omuzayiti ogw'omu nsiko n'osimbibwa mu kifo kyago, n'ogabana ku bugimu bw'omuti ogwo, leka kwewaana nti amatabi ago ogasinga. Bwe weewaana, jjukira nti si ggwe owaniridde ekikolo, wabula ekikolo kye kikuwaniridde.