YouVersion Logo
Search Icon

MARIKO 6:5-6

MARIKO 6:5-6 LBWD03

Era eno Yesu teyasobola kukolerayo byamagero, okuggyako okuwonyaayo abalwadde abatonotono, ng'abakwatako. Yeewuunya nnyo kubanga abantu baayo tebaalina kukkiriza. Awo n'agenda ng'ayigiriza mu byalo ebiriraanyeewo.