MARIKO 5:25-26
MARIKO 5:25-26 LBWD03
Waaliwo omukazi eyali abonyeebonye n'obulwadde obw'ekikulukuto ky'omusaayi, okumala emyaka kkumi n'ebiri. Yali awaddeyo ebintu bye byonna mu basawo bangi abaamujjanjaba, kyokka n'atawona, wabula ng'endwadde ye yeeyongera bweyongezi okuba embi.





