YouVersion Logo
Search Icon

MATAYO 5:29-30

MATAYO 5:29-30 LBWD03

Singa eriiso lyo erya ddyo likukozesa ekibi, liggyeemu, olisuule wala. Kikugasa okufiirwa ekimu ku bitundu by'omubiri gwo, okusinga omubiri gwo gwonna lwe gusuulibwa mu muliro ogutazikira. Era singa omukono gwo ogwa ddyo gukukozesa ekibi, gutemeko, ogusuule wala. Kikugasa okufiirwa ekimu ku bitundu by'omubiri gwo, okusinga omubiri gwo gwonna lwe gusuulibwa mu muliro ogutazikira.