YouVersion Logo
Search Icon

MATAYO 20:26-28

MATAYO 20:26-28 LBWD03

Naye mu mmwe, si bwe kiteekwa okuba. Wabula mu mmwe, buli ayagala okuba omukulembeze, ateekwa okuba omuweereza wa banne. Era buli ayagala okuba ow'olubereberye mu mmwe, ateekwa okuba omuddu wa bonna, okufaanana ng'Omwana w'Omuntu, atajjirira kuweerezebwa, wabula okuweereza, era n'okuwaayo obulamu bwe, ng'omutango okununula abangi.”

Free Reading Plans and Devotionals related to MATAYO 20:26-28