YouVersion Logo
Search Icon

ENTANDIKWA 49:8-9

ENTANDIKWA 49:8-9 LBWD03

“Ggwe Yuda, baganda bo banaakutenderezanga. Abalabe bo onoobakwatanga obulago. Baganda bo banaakuvuunamiranga. Yuda oli ng'empologoma ento: okomyewo mwana wange, ng'ova mu kuyigga. Okutamye n'obwama ng'empologoma ensajja, oba ng'empologoma enkazi. Ani anaakugolokosa?