ABAGALATIYA 4:6-7
ABAGALATIYA 4:6-7 LBWD03
Era olw'okuba abaana ba Katonda, Katonda kyeyava atuma Mwoyo w'Omwana we, mu mitima gyaffe. Mwoyo oyo akoowoola nti: “Aba”, ekitegeeza nti “Kitaffe”! Kale kaakano tokyali muddu, wabula oli mwana, era oba ng'oli mwana, Katonda alikuwa ebyo by'awa abaana be.






