YouVersion Logo
Search Icon

OKUVA E MISIRI 18:20-21

OKUVA E MISIRI 18:20-21 LBWD03

Obayigirize amateeka n'ebiragiro, era obagunjule mu mpisa ze basaanidde okuyisa, ne mu mirimu gye basaanidde okukola. Era mu bantu bonna, londamu abasajja ab'amagezi, abassaamu Katonda ekitiibwa ab'amazima era abakyawa enguzi, obateekewo okukulira abantu. Wabeewo abakulira enkumi, n'abakulira ebikumi, n'abakulira amakumi ataano ataano, n'abakulira ekkumi kkumi

Free Reading Plans and Devotionals related to OKUVA E MISIRI 18:20-21