YouVersion Logo
Search Icon

ABEEFESO 5:18-20

ABEEFESO 5:18-20 LBWD03

Era muleme kutamiira mwenge, kubanga mujja kweyonoona, wabula mujjuzibwe Mwoyo Mutuukirivu. Munyumizaganyenga mu Zabbuli, ne mu nnyimba, ne mu biyiiye Mwoyo by'abasobozesa okuyiiya. Muyimbire Mukama, nga musaakaanya amaloboozi n'omutima gwammwe gwonna. Bulijjo mwebazenga Katonda Kitaffe olwa byonna, nga muyita mu Mukama waffe Yesu Kristo.