YouVersion Logo
Search Icon

ABAKOLOSAAYI 1:9-10

ABAKOLOSAAYI 1:9-10 LBWD03

Kale naffe okuva lwe twawulira ekyo, tetulekangayo kubasabira na kwegayirira Katonda, abajjuze okumanya by'ayagala, nga mubimanya mu magezi gonna, n'okutegeera okw'omwoyo. Olwo mulisobola okuba nga Mukama bw'ayagala, nga mumusanyusa mu byonna. Muliba ba mugaso mu buli kirungi kye mukola, era mulyeyongera okumanya Katonda.