YouVersion Logo
Search Icon

EBIKOLWA 9:17-18

EBIKOLWA 9:17-18 LBWD03

Awo Ananiya n'agenda, n'ayingira mu nnyumba, n'amussaako emikono, n'amugamba nti: “Owooluganda Sawulo, Mukama Yesu yennyini eyakulabikira bwe wali mu kkubo ng'ojja, antumye oddemu okulaba, era ojjuzibwe Mwoyo Mutuukirivu.” Amangwago, ku maaso ge ne kuvaako ebintu ebiri ng'amagamba g'ebyennyanja, n'asobola okuddamu okulaba. N'agolokoka n'abatizibwa.