YouVersion Logo
Search Icon

EBIKOLWA 28:26-27

EBIKOLWA 28:26-27 LBWD03

‘Genda eri abantu abo obagambe nti: Weewaawo muliwulira, naye temulitegeera. Weewaawo mulitunula, naye temulyetegereza. Omutima gw'abantu bano gugubye, n'amatu gaabwe gazibikidde, n'amaaso gaabwe bagazibirizza, sikulwa nga balaba n'amaaso, nga bawulira n'amatu, nga bategeera n'omutima, ne bakyuka, ne mbawonya.’

Free Reading Plans and Devotionals related to EBIKOLWA 28:26-27