YouVersion Logo
Search Icon

EBIKOLWA 2:46-47

EBIKOLWA 2:46-47 LBWD03

Baanyiikiranga okukuŋŋaanira mu Ssinzizo buli lunaku. Era mu maka gaabwe baaliirangamu emmere yaabwe nga bajjudde essanyu n'okukkaanya, nga batendereza Katonda, era nga basiimibwa abantu bonna. Buli lunaku Mukama yabongerangako abo abaalokolebwanga.

Free Reading Plans and Devotionals related to EBIKOLWA 2:46-47