EBIKOLWA 11:17-18
EBIKOLWA 11:17-18 LBWD03
Kale oba nga Katonda yawa ab'amawanga amalala abo ekirabo ekyo, nga bwe yakiwa ffe bwe twakkiriza Mukama waffe Yesu Kristo, nze ani eyandisobodde okuziyiza Katonda?” Bwe baawulira ebyo, ne bakkakkana, ne batendereza Katonda nga bagamba nti: “Ddala n'ab'amawanga amalala Katonda abawadde okwenenya bafune obulamu.”





