2 ABAKORINTO 5:18-19
2 ABAKORINTO 5:18-19 LBWD03
Ebyo byonna biva eri Katonda eyatutabaganya naye yennyini, ng'ayita mu Kristo, era n'atuwa omulimu ogw'obutabaganya. Kwe kugamba nti Katonda yali mu Kristo, ng'atabaganya abantu bonna naye yennyini, nga tabavunaana bibi byabwe, era yatukwasa obubaka obw'okutabaganya.







