1 ABAKORINTO 6:9-10
1 ABAKORINTO 6:9-10 LBWD03
Temumanyi nti abatali batuukirivu tebalifuna mugabo mu Bwakabaka bwa Katonda? Temulimbibwanga: abo abakola eby'obukaba, abasinza ebitali Katonda, abenzi, abalya ebisiyaga, ababbi, ab'omululu, abatamiivu, abawaayiriza, n'abanyazi, tebalifuna mugabo mu Bwakabaka bwa Katonda.





