YouVersion Logo
Search Icon

Luk 1:31-33

Luk 1:31-33 BIBU1

Laba, onoofuna olubuto n'ozaala omwana wa bulenzi, n'omutuuma erinnya lye Yezu. Aliba wa kitiibwa era aliyitibwa Mwana w'Oli Ali Waggulu Ddala; n'Omukama Katonda alimuwa entebe ya Dawudi jjajjaawe, n'ennyumba ya Yakobo aligifuga emirembe gyonna, n'obwakabaka bwe si bwa kuggwaawo.”