YouVersion Logo
Search Icon

Okubala 16:30-32

Okubala 16:30-32 LUG68

Naye Mukama bw'anaakola ekigambo ekiggya, ettaka ne lyasama akamwa kaalyo, ne libamira, wamu n'ebyabwe byonna, ne bakka nga balamu mu bunnya; kale munaategeera ng'abantu bano banyoomye Mukama. Awo olwatuuka, bwe yali ng'agenda okumala okwogera ebigambo ebyo byonna, ettaka ne lyatika eryali wansi waabwe: ensi n'eyasama akamwa kaayo, n'ebamira, n'ennyumba zaabwe, n'abantu bonna aba Koola, n'ebintu byabwe byonna.

Video for Okubala 16:30-32

Free Reading Plans and Devotionals related to Okubala 16:30-32