YouVersion Logo
Search Icon

Ekyabalamuzi 7:5-6

Ekyabalamuzi 7:5-6 LUG68

Awo n'aserengesa abantu ku mazzi: Mukama n'agamba Gidyoni nti Buli anaakomba ku mazzi n'olulimi, ng'embwa bw'ekomba, oyo gw'onooyawulamu; era bw'atyo buli anaafukamira ku maviivi ge okunywa. N'omuwendo gw'abo abaakomba n'olulimi, nga batadde engalo ku mumwa, baali abasajja ebikumi bisatu: naye abantu abalala bonna ne bafukamira ku maviivi gaabwe okunywa amazzi.

Video for Ekyabalamuzi 7:5-6

Free Reading Plans and Devotionals related to Ekyabalamuzi 7:5-6