Kaabakuuku 3:17-18
Kaabakuuku 3:17-18 LUG68
Kubanga omutiini newakubadde nga tegwanya, So n'emizabbibu nga tegiriiko bibala; Ne bwe bateganira omuzeyituuni obwereere, Ennimiro ne zitaleeta mmere yonna; Embuzi nga zimaliddwawo ku kisibo, So nga tewali nte mu biraalo: Era naye ndisanyukira Mukama, Ndijaguliza Katonda ow'obulokozi bwange.








