Olubereberye 41:39-40
Olubereberye 41:39-40 LUG68
Falaawo n'agamba Yusufu nti Kubanga Katonda akulaze ebyo byonna, tewali mukabakaba era ow'amagezi nga ggwe: gw'olifuga ennyumba yange, era ng'ekigambo kyo bwe kiri abantu bange bonna banaafugibwanga: naye kyokka mu ntebe yange nze naakusinganga ggwe obukulu.





