Abaefeso 5:1-2
Abaefeso 5:1-2 LUG68
Kale mugobererenga Katonda, ng'abaana abaagalwa; era mutambulirenga mu kwagala, era nga Kristo bwe yabaagala mmwe, ne yeewaayo ku lwaffe okubeera ekirabo era ssaddaaka eri Katonda okubeera evvumbe eriwunya obulungi.












