Bible App logo
Search Icon

Danyeri 9:18-19

Danyeri 9:18-19 LUG68

Ai Katonda wange, tega okutu kwo, owulire: ozibule amaaso go, otunuulire ebyaffe ebyazika, n'ekibuga ekituumibwa erinnya lyo: kubanga tetuleeta kwegayirira kwaffe mu maaso go olw'obutuukirivu bwaffe, wabula olw'okusaasira kwo okungi. Ai Mukama, wulira: ai Mukama, sonyiwa: ai Mukama, wulira okole: tolwawo: ku bubwo wekka, ai Katonda wange, kubanga ekibuga kyo n'abantu bo batuumibwa erinnya lyo.

Free Reading Plans and Devotionals related to Danyeri 9:18-19