Danyeri 6:10
Danyeri 6:10 LUG68
Awo Danyeri bwe yamanya ng'ebiwandiikiddwa bissibbwako akabonero, n'ayingira mu nnyumba ye: (era amadirisa ge gaali gagguddwawo mu nju ye nga goolekedde Yerusaalemi;) n'afukamiranga ku maviivi ge emirundi esatu buli lunaku, n'asaba, ne yeebaza mu maaso ga Katonda we, nga bwe yakolanga edda.





