2 Abakkolinso 3:5-6
2 Abakkolinso 3:5-6 LUG68
si kubanga fekka tulina obuyinza, okulowooza ekigambo kyonna ng'ekiva gye tuli; naye obuyinza bwaffe buva eri Katonda; era eyatuyinzisa ng'abaweereza b'endagaano empya; si baweereza ba nnukuta, wabula ab'omwoyo: kubanga ennukuta etta, naye omwoyo guleeta obulamu.