Bible App logo
Search Icon

1 Abasessaloniika 1:2-3

1 Abasessaloniika 1:2-3 LUG68

Twebaza Katonda ku lwammwe mwenna ennaku zonna, nga tuboogerako mu kusaba kwaffe; nga tujjukira bulijjo omulimu gwammwe ogw'okukkiriza, n'okufuba okw'okwagala, n'okugumiikiriza okw'essuubi lya Mukama waffe yesu Kristo, mu maaso ga Katonda era Kitaffe;