YouVersion Logo
Search Icon

1 Bassekabaka 2:2-4

1 Bassekabaka 2:2-4 LUG68

nti Nze ŋŋenda bonna ab'omu nsi gye bagenda: kale beera n'amaanyi weerage obusajja; era okwatanga Mukama Katonda wo bye yakukuutira, okutambuliranga mu makubo ge, okukwatanga amateeka ge, n'ebiragiro bye, n'ebyo bye yategeeza, ng'ebyo bwe biri ebyawandiikibwa mu mateeka ga Musa, olyoke olabenga omukisa mu byonna by'okola, na buli gy'onookyukiranga: Mukama anyweze ekigambo kye kye yayogera ku nze nti Abaana bo bwe baneegenderezanga ekkubo lyabwe, okutambuliranga mu maaso gange mu mazima n'omutima gwabwe gwonna n'emmeeme yaabwe yonna, tewaakubulenga (bw'atyo bwe yayogera) omusajja ku ntebe ya Isiraeri.

Related Videos