1 Abakkolinso 15:51-52
1 Abakkolinso 15:51-52 LUG68
Laba, mbabuulira ekyama: tetulyebaka fenna, naye fenna tulifuusibwa, mangu ago, nga kutemya kikowe, akagombe ak'enkomerero bwe kalivuga: kubanga kalivuga, n'abafu balizuukizibwa obutavunda, naffe tulifuusibwa.