YouVersion Logo
Search Icon

Okubikkulirwa 13:11-12

Okubikkulirwa 13:11-12 EEEE

Awo ne ndyoka ndaba ekisolo ekikambwe ekirala nga kiva mu ttaka, nga kirina amayembe abiri agali ng’ag’akaliga akato naye ng’eddoboozi lyakyo liri ng’ery’ogusota. Ekisolo ekyo ne kikozesa obuyinza obwa kiri ekyasooka ekyalina ekiwundu ekyawonyezebwa era ekyasinzibwa ensi yonna.

Free Reading Plans and Devotionals related to Okubikkulirwa 13:11-12