YouVersion Logo
Search Icon

Okubikkulirwa 10:9-10

Okubikkulirwa 10:9-10 EEEE

Ne ŋŋenda eri malayika ne mugamba ampe omuzingo gw’ekitabo ogwo omutono. N’aŋŋamba nti, “Gutwale ogulye; mu kamwa ko guliwoomerera ng’omubisi gw’enjuki, naye guligulumbya olubuto lwo.” Ne nziggya omuzingo ogwo omutono mu mukono gwa malayika ne ngulya, ne gumpomera ng’omubisi gw’enjuki, naye bwe nagumira ne gugulumbya olubuto lwange.

Free Reading Plans and Devotionals related to Okubikkulirwa 10:9-10