Okuva 40:34-35
Okuva 40:34-35 EEEE
Awo ekire ne kibuutikira Eweema ya MUKAMA ey’Okukuŋŋaanirangamu, yonna n’ejjula ekitiibwa kya MUKAMA. Musa n’atasobola kuyingira mu Weema ya MUKAMA ey’Okukuŋŋaanirangamu, kubanga ekire kyagibuutikira, n’ekitiibwa kya MUKAMA ne kijijjula.





