YouVersion Logo
Search Icon

Okuva 20:4-5

Okuva 20:4-5 EEEE

Teweekoleranga kintu kyonna ekyole ekifaanana n’ekintu kyonna ekiri waggulu mu ggulu, oba wansi ku nsi, oba ekiri mu mazzi agali wansi w’ensi. Tobivuunamiranga so tobisinzanga. Kubanga, nze MUKAMA Katonda wo ndi Katonda wa buggya; mbonereza abaana olw’ebibi bya bakitaabwe n’ebya bajjajjaabwe okutuusa ku mulembe ogwokusatu n’ogwokuna ogw’abo abankyawa.

Free Reading Plans and Devotionals related to Okuva 20:4-5