Okuva 16:8
Okuva 16:8 EEEE
Musa n’ayongera okubagamba nti, “Mujja kwongera okutegeera MUKAMA, olweggulo nga buwungeera bw’anaabawa ennyama ne mulya, ate enkya n’abawa emmere ebamala: kubanga MUKAMA awulidde nga mumwemulugunyiza. Naffe ffe b’ani? Temwemulugunyiza ffe, wabula MUKAMA.”





