YouVersion Logo
Search Icon

Okuva 15:23-25

Okuva 15:23-25 EEEE

Bwe baatuuka e Mala, ne batasobola kunywa ku mazzi gaawo, kubanga gaali gakaawa: era eyo y’ensonga eyatuumisa ekifo ekyo Mala. Abantu ne beemulugunyiza Musa, ne bamubuuza nti, “Tunywe ki?” Musa ne yeegayirira MUKAMA; MUKAMA n’amulaga ekitundu ky’omuti. Bwe yakisuula mu mazzi, amazzi ne gaba malungi okunywa. Mu kifo kino MUKAMA we yabaweera ekiragiro kino n’etteeka, era n’abagezesa