Okuva 14:13
Okuva 14:13 EEEE
Musa n’addamu abantu nti, “Temutya, munywere, mujja kulaba obulokozi MUKAMA bw’anaabaleetera olwa leero. Kubanga Abamisiri abo be mulaba kaakano, temuliddayo nate kubalaba emirembe gyonna.