Abaruumi 10:11-13
Abaruumi 10:11-13 LBR
Kubanga ebyawandiikibwa byogera nti, “Buli amukkiriza talikwasibwa nsonyi.” Kubanga tewali njawulo ya Muyudaaya na Muyonaani; Mukama waabwe bonna ye omu, era awa obugagga eri abo bonna abamukaabirira. Kubanga, buli alikoowoola erinnya lya Mukama alirokoka.