YouVersion Logo
Search Icon

Zabbuli 141:1-2

Zabbuli 141:1-2 LBR

Mukama, nkukoowoola, yanguwa okujja gye ndi! Ompulire nga nkukoowoola. Okusaba kwange kubeere ng'obubaani mu maaso go; N'okugolola emikono gyange kube nga ssaddaaka ey'akawungeezi.