Engero 8:10-11
Engero 8:10-11 LBR
Mwagale bye njigiriza okusinga ffeeza, Era mwagale okumanya okusinga zaabu ow'omuwendo. Kubanga amagezi gasinga amayinja ag'omuwendo, Tewali na kintu kyegombebwa ky'oyinza okugeraageranya nago.